#KITALO!
Omuwala ategeerekeseeko erya Gorret anywedde obutwa nebumujja mu budde oluvannyuma lwa boyfriend okulya ssente ze zonna obukadde 25.

Kigambibwa nti Gorret ow'emyaka 26, abadde akolera Saud Arabia nga kadaama, era nti buli mwezi abaddenga aweereza kabiite we, Tumusiime Ronald ssente azimuterekere, kyokka kyamubuuseeko bweyakommyeewo nga Ronald yaziwasaamu omukazi omulala kwekusalawo yeewe obutwa obwamusse nga yaakatuusibwa mu ddwaaliro.
Follow Henry Kalondoozi ofunenga amawulire ageesigika buli kadde.
#KITALO! Omuwala ategeerekeseeko erya Gorret anywedde obutwa nebumujja mu budde oluvannyuma lwa boyfriend okulya ssente ze zonna obukadde 25. Kigambibwa nti Gorret ow'emyaka 26, abadde akolera Saud Arabia nga kadaama, era nti buli mwezi abaddenga aweereza kabiite we, Tumusiime Ronald ssente azimuterekere, kyokka kyamubuuseeko bweyakommyeewo nga Ronald yaziwasaamu omukazi omulala kwekusalawo yeewe obutwa obwamusse nga yaakatuusibwa mu ddwaaliro. Follow Henry Kalondoozi ofunenga amawulire ageesigika buli kadde.
0 Comentários 0 Compartilhamentos 339 Visualizações 0 Anterior